Mark 14:48 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Muvuddeyo n'ebitala n'emiggo okunkwata ng'abajjirira omunyazi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’ababuuza nti, “Lwaki munzijjidde ng’omumenyi w’amateeka, n’ebitala n’emiggo okunkwata?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'addamu n'abagamba nti, “Munjijiridde nga bwe mujjira omunyazi, n'ebitala n'emiggo okunkwata?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'ababuuza nti: “Muzze okunkwata nga mulina ebitala n'emiggo, ng'abajjiridde omunyazi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yesu n'addamu n'abagamba nti Munjijiridde nga bwe mujjira omunyazi; n'ebitala n'emiggo okunkwata?