Mark 14:63 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo kabona omukulu n'ayuza ekkanzu ye n'agamba nti: “Tukyetaagira ki abajulizi?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Kabona Asinga Obukulu n’ayuza ebyambalo bye, n’agamba nti, “Ate twetaagira ki abajulizi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabona asinga obukulu n'ayuza engoye ze, n'agamba nti, “Twetaagira ki nate abajulirwa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Ssaabakabona n'ayuza ebyambalo bye, era n'agamba nti: “Ate tukyetaagira ki abajulirwa abalala?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabona asinga obukulu n'ayuza engoye ze, n'agamba nti Twetaagira ki nate abajulirwa?