Mark 14:66 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero bwe yali wansi mu luggya, omuzaana wa kabona omukulu n'ajja;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero yali ali wabweru mu luggya, omu ku bawala abaweereza ba Kabona Asinga Obukulu n’ajja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Peetero bwe yali wansi mu luggya, omu ku bazaana bakabona asinga obukulu n'ajja;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Peetero bwe yali wansi mu luggya, omu ku bawala abaweereza ewa Ssaabakabona, n'ajja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Peetero bwe yali wansi mu luggya, omu ku bazaana ba kabona asinga obukulu n'ajja;