Mark 15:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abaserikale ne bamutwala mu lubiri munda, ye Purayitoriyo, ne bakuŋŋaanyizaayo ekibinja ky'abaserikale kyonna,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abaserikale ne batwala Yesu mu luggya lw’olubiri, oluyitibwa Pulayitoliyo, ne bayita bannaabwe bonna abakuuma olubiri, ne bakuŋŋaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abasserikale ne bamutwala munda mu luggya oluyitibwa Pulayitoliyo; ne bayita ekitongole kyonna okukuŋŋaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abaserikale ne batwala Yesu mu lubiri lwa Pilaato oluyitibwa Purayitoriyo, ne bayita bannaabwe ab'ekibinja ekyo kyonna, ne bakuŋŋaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo basserikale ne bamutwala munda mu luggya oluyitibwa Pulayitoliyo; ne bayita ekitongole kyonna okukuŋŋaana.