Mark 15:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Pilato n'amubuuza nti: “Ggwe kabaka w'Abayudaaya?” N'addamu nti: “Oyogedde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Piraato n’abuuza Yesu nti, “Ggwe Kabaka w’Abayudaaya?” Yesu n’amuddamu nti, “Oyogedde.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Piraato n'amubuuza nti, “ Ggwe Kabaka w'Abayudaaya?” Yesu n'amuddamu nti, “ Kyoyogedde kye kyo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pilaato n'amubuuza nti: “Ggwe Kabaka w'Abayudaaya?” Yesu n'amuddamu nti: “Nga bw'oyogedde.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Piraato n'amubuuza nti Ggwe Kabaka w'Abayudaaya? Bwe yaddamu n'amugamba nti Ggwe oyogedde.