Mark 15:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamuleeta mu kifo ekiyitibwa Golugota, ekitegeeza 'ekifo ky'akawanga'.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne batwala Yesu ne bamutuusa mu kifo ekiyitibwa Gologoosa, amakulu gaakyo nti Ekifo ky’Ekiwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamuleeta mu kifo Gologoosa, amakulu gaakyo, “Kifo kya kiwanga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu ne bamutuusa mu kifo ekiyitibwa Golugoota, ekitegeeza Ekifo ky'Ekiwanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamuleeta mu kifo Gologoosa, okutegeezebwa kwakyo nti Kifo kya kiwanga.