Mark 15:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamukomerera ku musaalaba, ne bagabanyaamu ebyambalo bye nga babikubako akalulu balabe buli omu ky'anaatwala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne bamukomerera ku musaalaba. Ne bagabana ebyambalo bye nga babikubira akalulu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bamukomerera, ne bagabana ebyambalo bye, nga babikubirako obululu, buli muntu ky'anaatwala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bamukomerera ku musaalaba. Ne bagabana engoye ze, nga bazikubira akalulu, balabe buli omu lw'anaatwala,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne bamukomerera, ne bagabana ebyambalo bye, nga babikubirako obululu; buli muntu ky'anaatwala.