Mark 15:28 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe kityo Ekyawandiikibwa ne kituukirira ekigamba nti, “Yabalirwa wamu n’abamenyi b’amateeka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Olwo ekyawandiikibwa ne kituukirira, ekigamba nti, “N'abalirwa awamu n'abasobya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekyawandiikibwa ne kituukirira, ekigamba nti: “Yabalirwa wamu n'abamenyi b'amateeka.”]
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Olwo ekyawandiikibwa ne kituukirira, ekigamba nti N'abalirwa awamu n'abasobya: