Mark 15:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abamu ku baali bayimiridde awo bwe baawulira, ne bagamba nti: “Wulira ayita Eliya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamu ku bantu abaali bayimiridde awo bwe baamuwulira ne bagamba nti, “Ayita Eriya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abamu ku abo abaali bayimiridde awo bwe baawulira ne bagamba nti, “Laba, ayita Eriya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamu ku abo abaali bayimiridde awo bwe baawulira, ne bagamba nti: “Wulira ayita Eliya!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abamu ku abo abaali bayimiridde awo bwe baawulira ne bagamba nti Laba, ayita Eriya.