Mark 15:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina bwe kyamala okwambuka, ne basaba abakolere nga bw'abakolera bulijjo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Piraato n’agenda eri ekibiina n’ababuuza nga bwe yateranga okukola.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekibiina ne kijja ne kitandika okusaba Piraato okubakola nga bwe yabakolanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ekibiina ky'abantu ne kyambuka, ne kitandika okusaba Pilaato okubakolera nga bwe yali amanyidde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekibiina ne kirinnya ne kitanula okumusaba okubakola nga bwe yabakolanga.