Mark 15:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Pilato n'addamu n'abagamba nti: “Kale, mwagala mbateere kabaka w'Abayudaaya?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ababuuza nti, “Mwandyagadde mbasumululire kabaka w’Abayudaaya?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Piraato n'abaddamu, nti, “Mwagala mbateere Kabaka w'Abayudaaya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Pilaato n'abaddamu ng'ababuuza nti: “Mwagala mbateere Kabaka w'Abayudaaya?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Piraato n'abaddamu, ng'agamba nti Mwagala mbateere Kabaka w'Abayudaaya?