Mark 16:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'agenda n'abuulira abaabeeranga naye, abaali mu kunyolwa ne mu kukaaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Maliyamu n’agenda eri abayigirizwa, n’abasanga nga bakaaba era nga bakungubaga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo n'agenda n'abuulira abaayitanga naye, n'abasanga nga bakungubaga era nga bakaaba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ebyo bwe byaggwa, Ye yennyini Yesu n'atuma abayigirizwa be okutwala obubaka bwa Katonda obw'emirembe gyonna obw'okulokola abantu, babubunye mu nsi yonna,okuva ebuvanjuba okutuuka ebugwanjuba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo n'agenda n'abuulira abaayitanga naye, nga banakuwala nga bakaaba.