Mark 16:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baali bagambagana nti: “Ani anaatuyiringisizaawo ejjinja ku mulyango gw'entaana?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne bagenda nga bwe beebuuzaganya gye banaggya omuntu anaabayiringisiza ejjinja eddene lityo okuliggya ku mulyango gw’entaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo baali beebuuzaganya bokka nti, “ Ani anaatuyiringisiza ejjinja okuliggya ku mulyango gw'entaana?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne beebuuzaganya nti: “Ani anaatuyiringisiza ejjinja okuliggya ku mulyango gw'entaana?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo baali beebuuzaganya bokka nti Ani anaatuyiringisiza ejjinja okuliggya ku mulyango gw'entaana?