Mark 16:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale mugende, mubuulire abayigirizwa be ne Petero nti: “Abeesooseeyo mu Galilaaya; eyo gye mulimulabira, nga bwe yabagamba.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kale mugende mutegeeze abayigirizwa be, ne Peetero, ebigambo bino nti, ‘Yesu abakulembeddemu okugenda e Ggaliraaya. Eyo gye mulimulabira nga bwe yabagamba.’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye mugende, mubuulire abayigirizwa be ne Peetero nti, Abakulembedde okugenda e Ggaliraaya. Eyo gye mulimulabira nga bwe yabagamba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mugende mubuulire abayigirizwa be nga ne Peetero kw'ali, nti: ‘Abakulembeddemu okugenda e Galilaaya. Eyo gye mulimulabira nga bwe yabagamba.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye mugende, mubuulire abayigirizwa be ne Peetero nti Abakulembedde okugenda e Ggaliraaya. Eyo gye mulimulabira nga bwe yabagamba.