Mark 2:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'afuluma ate n'agenda ku nnyanja; ekibiina kyonna ne kijja gy'ali, n'abayigiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’addayo nate ku lubalama lw’ennyanja ekibiina ky’abantu ne bajja gy’ali, n’abayigiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'agenda nate ku lubalama lw'ennyanja; ekibiina ky'abantu ne kijja w'ali, n'abayigiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'addayo nate ku lubalama lw'Ennyanja ey'e Galilaaya. Abantu ne bajja bangi nnyo, n'abayigiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'avaawo nate n'agenda ku lubalama lw'ennyanja; ebibiina byonna ne bajja w'ali, n'abayigiriza.