Mark 2:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye waali watuddewo abamu ku bawandiisi; ne beebuuza mu mitima gyabwe nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abamu ku bannyonnyozi b’amateeka abaali batudde awo nga balowooza ku bintu bino mu mitima gyabwe ne boogera nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye waaliwo abawandiisi abamu nga batudde ne balowooza mu mitima gyabwe
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo abannyonnyozi b'amateeka abaali batudde awo, ne balowooza mu mitima gyabwe nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye waaliwo abawandiisi abamu nga batudde nga balowooza mu mitima gyabwe nti