Mark 3:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'alinnya ku lusozi, n'ayita w'ali be yayagala, ne bajja w'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’alinnya ku lusozi, n’ayita abo be yayagala, ne bajja gy’ali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'alinnya ku lusozi n'ayita abo be yayagala, ne bajja gy'ali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'alaga mu kitundu eky'ensozi, n'ayita abo be yalondamu. Ne bajja w'ali,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'alinnya ku lusozi n'abayita gy'ali b'ayagala: ne bagenda gy'ali.