Mark 3:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ababe bwe baawulira, ne bajja okumukwata; baali bagamba nti: “Agudde eddalu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo baganda be bwe baakiwulira ne bagenda bamuggyeyo, kubanga baalowooza nti alaluse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ababe bwe baawulira ne bafuluma okumukwata, kubanga abantu baali bagamba nti, “Alaluse.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ababe bwe baawulira, ne bagenda okumukwata, kubanga baali bagamba nti: “Alaluse?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ababe bwe baawulira ne bafuluma okumukwata, kubanga baagamba nti Alaluse.