Mark 3:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'abayita w'ali, n'abagamba mu ngero nti: “Kale Sitaani ayinza atya okugoba Sitaani?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’abayita n’ayogera nabo mu ngero ng’agamba nti, “Setaani ayinza atya okugoba Setaani?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abayita gy'ali, n'abagambira mu ngero nti, “Setaani ayinza atya okugoba Setaani?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'ayita abantu, n'abagamba mu ngero nti: “Sitaani ayinza atya okugoba Sitaani ku bantu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abayita gy'ali, n'abagambira mu ngero nti Setaani ayinza atya okugoba Setaani?