Mark 3:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina kyali kitudde nga kimwetoolodde, abantu ne bamugamba nti: “Nnyoko ne baganda bo baabano wabweru bakunoonya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibiina ky’abantu kyali kimwetoolodde, ne bamugamba nti, “Nnyoko ne baganda bo ne bannyoko bali wabweru bakunoonya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ekibiina kyali kitudde nga bamwetoolodde; ne bamugamba nti, “Nnyoko ne baganda bo bali wabweru bagala okukulaba.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibiina ky'abantu kyali kitudde nga kimwetoolodde, ne bamugamba nti: “Laba, nnyoko ne baganda bo bali wabweru, baagala okukulaba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ekibiina kyali kitudde nga bamwetoolodde; ne bamugamba nti Laba, nnyoko ne baganda bo bali wabweru bakunoonya.