Mark 3:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga buli akola Katonda ky'ayagala, oyo ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga buli muntu akola Katonda by’asiima ye muganda wange, ye mwannyinaze era ye mmange.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga buli muntu yenna akola Katonda by'ayagala, oyo ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Buli akola Katonda by'ayagala, ye aba muganda wange, ye aba mwannyinaze, ye aba mmange.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga buli muntu yenna anaakolanga Katonda by'ayagala, oyo ye muganda wange, ye mwannyinaze, ye mmange.