Mark 3:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafarisaayo ne bafuluma, amangu ago ne bamuteesaako n'ab'ekibiina kya Erode nga bwe banaamuzikiriza.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago Abafalisaayo ne bafuluma ne bateesa n’Abakerodiyaani nga bwe banaamuzikiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amangwago Abafalisaayo ne bafuluma ne bateesa n'Abakerodiyaani ku ye, nga bwe banaamuzikiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amangwago, Abafarisaayo ne bafuluma, ne beetaba wamu n'abawagizi ba Herode, bateese nga bwe banaazikiriza Yesu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amangu ago Abafalisaayo ne bavaamu ne bateesa n'Abakerodiyaani ku ye, nga bwe banaamuzikiriza.