Mark 4:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'abagamba nti: “Mwekkaanye bye muwulira. Ekipimo kye mugera nammwe kye kiribagererwa, n'okwongerwa ne mwongerwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye mwegendereze ebyo bye mbayigiriza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “Mwekuume kye muwulira: mu kigera mwe mugera nammwe mwe muligererwa: era mulyongerwako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'abagamba nti: “Mwekkaanye bye muwulira. Ekipimo kye mukozesa okupimira abalala, kye kirikozesebwa okupimira mmwe, era mulyongerwako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Mwekuume kye muwulira: mu kigera mwe mugera nammwe mwe muligererwa: era mulyongerwako.