Mark 4:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'abagamba nti: “Obwakabaka bwa Katonda buli ng'omuntu bw'amansa ensigo ku ttaka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’abagamba nti, “Obwakabaka bwa Katonda bufaanaanyirizibwa n’omusizi asiga ensigo mu ttaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba nti, “Obwakabaka bwa Katonda buli ng'omuntu bw'amansa ensigo ku ttaka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'ayongera okubagamba nti: “Obwakabaka bwa Katonda bufaanaanyirizibwa n'engeri omuntu gy'asigamu ensigo mu ttaka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba nti Obwakabaka bwa Katonda bwe buti, ng'omuntu bw'amansa ensigo ku ttaka;