Mark 4:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ate ekibala bwe kituuka, amangu ago n'assaako ekiwabyo, anti ng'okukungula kutuuse.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eŋŋaano bw’eyengera omusizi ayanguwa mangu n’akwata akayuuyo, kubanga amakungula gatuuse.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye emmere bw'eyengera, amangwago assaako ekiwabyo, kubanga okukungula kutuuse.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Empeke nga zengedde, olwo omuntu n'akwata akambe, kubanga amakungula gatuuse.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye emmere bw'eyengera, amangu ago assaako ekiwabyo, kubanga okukungula kutuuse.