Mark 4:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teyabagambanga kintu wabula mu ngero; kyokka bwe yabanga n'abayigirizwa be, ng'abannyonnyola byonna bokka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu bwe yabanga ayigiriza ebibiina yakozesanga engero, naye bwe yaddanga ebbali n’abayigirizwa be n’abannyonnyola amakulu agali mu ngero ezo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
teyayogera nabo awatali lugero, naye bwe yaba nga yekka n'abayigirizwa be n'abannyonnyola byonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yakozesanga ngero mu byonna bye yabategeezanga. Ate bwe yasigalanga n'abayigirizwa be bokka, bo ng'abannyonnyola byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
teyayogera nabo awatali lugero: naye n'ategeezanga abayigirizwa be ye byonna mu kyama.