Mark 5:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo ne wajjawo omu ku bakulu ba sinaagooga, erinnya lye Yayiro, bwe yamulaba, n'agwa ku bigere bye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukulu w’ekkuŋŋaaniro erinnya lye Yayiro n’ajja n’agwa w’ali,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omu ku bakulu b'ekkuŋŋaaniro, erinnya lye Yayiro, bwe yalaba Yesu n'ajja n'avuunama ku bigere bye,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omu ku bakulu b'ekkuŋŋaaniro, ayitibwa Yayiro, n'ajja. Bwe yalaba Yesu, n'afukamira kumpi n'ebigere bye,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omu ow'oku bakulu b'ekkuŋŋaaniro, erinnya lye Yayiro, n'ajja; bwe yamulaba, n'avuunama ku bigere bye,