Mark 5:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yawulira ebyogerwa ku Yezu, n'ajjira mu kibiina emabega, n'akomako ku kyambalo kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yali awulidde ebikwata ku Yesu. Bw’atyo n’ajja nga yeenyigiriza mu kibiina ky’abantu n’atuuka emabega wa Yesu, n’akoma ku kyambalo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe yawulira ebigambo bya Yesu, bw'atyo n'ajja nga yeenyigiriza mu kibiina n'atuuka emabega wa Yesu n'akoma ku kyambalo kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yawulira bye boogera ku Yesu, n'ajja gy'ali ng'ayita mu kibiina ky'abantu abaali bagoberera Yesu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bwe yawulira ebigambo bya Yesu, n'ajjira mu kibiina emabega we n’akoma ku kyambalo kye.