Mark 5:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'ayingira, n'abagamba nti: “Muyoogaanira ki? Mukaabira ki? Omuwala tafudde, yeebase bwebasi.” Ne bamusekerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe yayingira mu nju n’agamba abantu nti, “Mwaziiranira ki n’okukuba ebiwoobe? Omwana tafudde naye yeebase bwebasi!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe yayingira n'abagamba nti, “Kiki ekibaaziiranya n'ekibakaabya? Omuwala tafudde, naye yeebase bwe basi!”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe yayingira, n'abagamba nti: “Lwaki mwaziirana, lwaki mukaaba? Omwana tafudde, wabula yeebase.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe yayingira n'abagamba nti Kiki ekibaaziiranya n'ekibakaabya? omuwala tafudde, naye yeebase bwebasi.