Mark 5:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'akwata omukono gw'omuwala n'amugamba nti: “Talita, kumi,” kwe kugamba nti: “Kawala, nkugamba golokoka.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’akwata omwana ku mukono n’amugamba nti, “Talisa kumi!” amakulu nti, “Omuwala golokoka!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo n'akwata omukono gw'omuwala, n'amugamba nti, “Talisa kkumi;” ekitegeeza nti, “Omuwala, nkugamba nti Golokoka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'akwata omwana ku mukono, n'amugamba nti: “Talita kumi,” ekitegeeza nti: “Kawala ggwe, nkugamba, golokoka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo n'akwata omukono gw'omuwala, n'amugamba nti Talusa kumi okutegeezebwa kwakyo nti muwala, nkugamba nti Golokoka.