Mark 5:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'amubuuza nti: “Erinnya lyo ggwe ani?” N'amugamba nti: “Ggye, lye linnya lyange, kubanga tuli nkumu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’amubuuza nti, “Erinnya lyo ggw’ani?” N’addamu nti, “Erinnya lyange nze Ligyoni, kubanga tuli bangi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yesu n'amubuuza nti, “Erinnya lyo ggwe ani?” N'addamu nti, “Erinnya lyange nze Liigyoni; kubanga tuli bangi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'agubuuza nti: “Erinnya lyo ggwe ani?” Ne guddamu nti: “Erinnya lyange nze Ggye, kubanga tuli bangi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amubuuza nti Erinnya lyo ggwe ani? N'amugamba nti Erinnya lyange Liigyoni; kubanga tuli bangi.