Mark 6:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalala ne bagamba nti: “Ye Eliya” Ko abalala nti: “Ye mulanzi, ng'omu ku balanzi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abalala ne balowooza nti, “Eriya.” N’abalala ne bagamba nti, “Nnabbi ng’omu ku bannabbi ab’edda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye abalala ne bagamba nti, “Ye Eriya.” Abalala ne bagamba nti, “Nnabbi ng'omu ku bannabbi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abalala nga bagamba nti: “Ye Eliya.” N'abalala nti: “Mulanzi, omu ku balanzi ab'edda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye abalala ne bagamba nti Ye Eriya. Abalala ne bagamba nti Nnabbi, ng'omu ku bannabbi.