Mark 6:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye Erode bwe yawulira ebyo, n'agamba nti: “Yowanna gwe natemako omutwe azuukidde.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kerode bwe yabiwulira ye n’agamba nti, “Oyo Yokaana, omusajja gwe natemako omutwe, y’azuukide mu bafu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Kerode, bwe yawulira n'agamba nti, “ Yokaana gwe nnatemako omutwe nze, ye azuukidde.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Herode bwe yabiwulira n'agamba nti: “Yowanne Omubatiza gwe natemako omutwe, ye azuukidde!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Kerode, bwe yawulira n'agamba nti Yokaana gwe nnatemako omutwe nze, ye azuukidde.