Mark 6:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayigirizwa be bwe baawulira, ne bajja, ne batwala omulambo gwe, ne bagussa mu ntaana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa ba Yokaana bwe baategeera ne bajja ne baggyawo omulambo gwe, ne bagutwala ne baguziika.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abayigirizwa be bwe baawulira, ne bajja ne batwala omulambo gwe, ne baguziika mu ntaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa ba Yowanne bwe baamanya, ne bajja ne batwala omulambo gwe, ne baguziika.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abayigirizwa be bwe baawulira, ne bajja ne batwala omulambo gwe, ne baguteeka mu ntaana.