Mark 6:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Teyasobola kukolerayo bikolwa bya maanyi; wabula yassa emikono ku balwadde abatonotono n'abawonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye teyakolerayo byamagero bingi okuggyako abalwadde abatonotono be yakwatako n’abawonya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era teyakolerayo ky'amagero kyonna, okuggyako okussa emikono gye ku balwadde batono, n'abawonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era eno Yesu teyasobola kukolerayo byamagero, okuggyako okuwonyaayo abalwadde abatonotono, ng'abakwatako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
So teyayinza kukolerayo kya magero kyonna, naye yassa emikono gye ku balwadde batono, n'abawonya.