Mark 6:50 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga bonna baamulaba, ne batya. Amangu ago n'ayogera gye bali, n'abagamba nti: “Mugume; ye Nze. Temutya.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga bonna baamulaba ne batya. Naye n’ayanguwa okwogera nabo, n’abagamba nti, “Mugume omwoyo. Ye Nze, temutya.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga bonna baamulaba, ne beeraliikirira. Naye amangwago n'ayogera nabo, n'abagamba nti, “ Mugume omwoyo, nze nzuuno, temutya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga bonna baamulaba, ne batya nnyo. Kyokka amangwago n'ayogera nabo, n'abagamba nti: “Mugume omwoyo, ye nze. Temutya!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga bonna baamulaba, ne beeraliikirira. Naye amangu ago n'ayogera nabo n'abagamba nti Mugume: nze nzuuno, temutya.