Mark 6:51 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'asaabala mu lyato mwe baali; empewo n'ekoma; ne bongera nnyo okuwuniikirira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo n’alinnya mu lyato, omuyaga ne gulekeraawo okukunta! Abayigirizwa be ne bawuniikirira nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'alinnya mu lyato mwe baali, omuyaga ne gulekeraawo okukunta! abayigirizwa ne bawuniikirira nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'asaabala mu lyato mwe baali. Omuyaga ne gulekera awo okukunta. Abayigirizwa be ne bawuniikirira nnyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'alinnya mu lyato mwe baali, omuyaga ne gufa: ne bawuniikirira nnyo munda yaabwe;