Mark 7:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kale Musa yabagamba nti: ‘Ossangamu kitaawo ne nnyoko ekitiibwa.’ Ate nti: ‘Avumanga kitaawe oba nnyina, wa kuttibwanga.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Musa yagamba nti, ‘Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa.’ Era n’agamba nti, ‘Omuntu yenna ayogera obubi ku kitaawe oba nnyina anattibwanga.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Musa yayogera nti, ‘Ossangamu ekitiibwa kitaawo ne nnyoko; era nti Avumanga kitaawe oba nnyina, bamuttanga bussi,’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Musa yalagira nti: ‘Kitaawo ne nnyoko obassangamu ekitiibwa.’ Era nti: ‘Anaavumanga kitaawe oba nnyina, ateekwa kuttibwa.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Musa yayogera nti Ossangamu ekitiibwa kitaawo ne nnyoko; era nti Avumanga kitaawe Oba nnyina, bamuttanga bussi: