Mark 7:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe baalaba abamu ku bayigirizwa be nga balya emmere n'engalo ezitali nnongoofu, kwe kugamba, ezitali nnaabe, ne bamunenya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne balaba abamu ku bayigirizwa be nga balya tebanaabye mu ngalo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne balaba abamu ku bayigirizwa be nga balya emmere n'engalo embi, okugamba, ze zitanaabiddwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne balaba abamu ku bayigirizwa be nga baliisa engalo ezitatukuziddwa, kwe kugamba, nga tebazinaabye ng'obulombolombo bw'Abayudaaya bwe bulagira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era abaalaba abayigirizwa be abamu ne balya emmere yaabwe n'engalo embi, ze zitanaabiddwa.