Mark 7:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali mukazi Mugereeki, nga muzaaliranwa wa mu Sirofenisiya; n'amusaba agobe mu kawala ke omwoyo omubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukazi teyali Muyudaaya, yali Musulofoyiniiki, n’amwegayirira agobe dayimooni ku mwana we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukazi yali Muyonaani, eggwanga lye Musulofoyiniiki. N'amwegayirira okugoba dayimooni ku muwala we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi oyo teyali Muyudaaya. Yali nzaalwa y'e Fenikiya mu nsi y'e Siriya. N'asaba Yesu agobe omwoyo omubi ku kawala ke.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukazi yali Muyonaani eggwanga lye mu Musulofoyiniiki. N'amwegayirira okugoba dayimooni ku muwala we.