Mark 7:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukazi n'amuddamu nti: “Weewaawo, Mukama, naye era n'embwa eziri wansi w'emmeeza zirya obukunkumuka bw'abaana.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye omukazi n’amuddamu nti, “Ekyo bwe kiri, ssebo, naye era n’embwa ezibeera wansi mu mmeeza, ziweebwa ku bukunkumuka obuva ku ssowaani z’abaana.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye omukazi n'amuddamu nti, “Weewaawo, Mukama wange: n'embwa ziriira wansi w'emmeeza obukunkumuka bw'abaana.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi n'addamu Yesu nti: “Weewaawo Ssebo, naye n'embwa, bwe ziba wansi w'emmeeza, zirya ku bukunkumuka obuva ku mmere y'abaana.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye nti naddamu n'amugamba nti Weewaawo Mukama wange n'embwa ziriira wansi w'emmeeza obukunkumuka bw'abaana.