Mark 7:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'amugamba nti: “Olw'ekigambo ekyo, genda; omwana wo omwoyo omubi gumuvuddemu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’amugamba nti, “Olw’ekigambo ekyo, weddireyo eka, kubanga dayimooni avudde ku muwala wo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'amugamba nti, “Olw'ekigambo ekyo, weddireyo; dayimooni avudde ku muwala wo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'amugamba nti: “Olw'ebigambo bino by'ozzeemu, weddireyo eka, muwala wo, omwoyo omubi gumuvuddeko.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amugamba nti Olw'ekigambo ekyo, weddireyo; dayimooni avudde ku muwala wo.