Mark 7:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'atunula ku ggulu, n'assa ekikkowe, n'agamba nti: “Effatta,” kwe kugamba nti: “Zibuka”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’atunula waggulu n’assa ekikkowe, n’alyoka alagira omusajja nti, “Efasa!” ekitegeeza nti, “Gguka.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'atunula waggulu mu ggulu, n'assa ekikkowe, n'alyoka amugamba nti, “Efasa,” ekitegeeza nti, “ Gguka.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate n'ayimusa amaaso eri eggulu, n'assa ekikkowe, n'agamba omuntu oyo nti: “Effata”, ekitegeeza nti: “Zibuka.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'atunula waggulu mu ggulu, n'asinda n'amugamba nti Efasa, kwe kugamba nti Zibuka.