Mark 7:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abakuutira obutabuulirako muntu; naye gye yakomya okubakuutira, bo gye baakomya okukiralaasa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’akuutira ekibiina baleme kutegeezaako balala ku bigambo ebyo okubisaasaanya, naye bo ne beeyongera okutegeeza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abakuutira baleme okubuulirako muntu; naye nga bwe yeeyongera okubakuutira, bwe beeyongera ennyo nnyini okukibunya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'akuutira abantu, kino obutakibuulirako balala. Naye gye yakomya okubakuutira, ate bo gye baakomya okukibunyisiza ddala wonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abakuutira baleme okubuularako muntu; naye nga bwe yeeyengera okubakuutira, bwe beeyongera ennyo nnyini okukibunya.