Mark 8:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abasiibula; amangu ago n'asaabala mu lyato wamu n'abayigirizwa be, n'agenda mu kitundu ky'e Dalumanuta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago n’asaabala mu lyato n’abayigirizwa be n’ajja mu kitundu eky’e Dalumanusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amangwago n'asaabala mu lyato n'abayigirizwa be, n'ajja mu kitundu ky'e Dalumanusa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abasiibula. Amangwago n'asaabala mu lyato wamu n'abayigirizwa be, n'alaga mu kitundu eky'e Dalumanuta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amangu ago n'asaabala mu lyato n'abayigirizwa be, n'ajja ku njuyi ez'e Dalumanusa.