Mark 8:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abavaako, n'asaabala ate mu lyato, n'alaga emitala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abaviira n’asaabala mu lyato n’alaga ku ludda olulala olw’ennyanja.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaleka, n'asaabala nate n'agenda ku ludda olulala olw'ennyanja.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abavaako, n'asaabala mu lyato nate, n'alaga ku ludda olulala olw'ennyanja.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaleka, n'asaabala nate n'agenda emitala w'eri.