Mark 8:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne beebuuzaganya kubanga tebaalina migaati.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne boogeraganya bokka ne bokka nti tebalina migaati.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne beebuuzaganya bokka na bokka, ne bagamba nti, “Tetulina migaati.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bo ne bagambagana nti: “Tetulina migaati!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne beebuuzaganya bokka na bokka, ne bagamba nti Tetulina migaati.