Mark 8:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mulina amaaso ne mutalaba? Mulina amatu ne mutawulira? Temujjukira?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Lwaki temulaba, ate nga mulina amaaso? Lwaki temuwulira ate nga mulina amatu? Temujjukira?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mulina amaaso, temulaba? Mulina amatu, temuwulira? So temujjukira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mulina amaaso, naye temulaba? N'amatu ge mulina tegawulira? Era temujjukira?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mulina amaaso, temulaba? mulina amatu, temuwulira? temujjukira?