Mark 8:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kwe kubagamba nti: “Era temunnaba kutegeera?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Era temunnategeera?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abagamba nti, “Temunnategeera?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'ababuuza nti: “N'okutuusa kati temunnaba kutegeera?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abagamba nti Temunnategeera?