Mark 8:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'atunula waggulu n'agamba nti: “Ndaba abantu batambulatambula, naye bali ng'emiti.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omusajja n’amagamaga, n’addamu nti, “Yee! Ndaba abantu kyokka balabika ng’emiti egitambula.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'atunula waggulu n'agamba nti, “Ndaba abantu, kyokka bafaanana ng'emiti, nga batambula.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Muzibe n'alabamu katono, n'agamba nti: “Ndaba abantu abatambula, wabula bandabikira ng'emiti.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'atunula waggulu, n'agamba nti Ndaba abantu, kubanga ndaba bafaanana ng'emiti, nga batambula.